Baibuli ne bannabbi baalagula nti obulokozi
busobola okuweebwa mu Sayuuni yokka.
Katonda yayita abo ababeera mu Sayuuni,
ekifo kye ekyalondebwa, “abantu abalonde.”
Yabalaga ekisa era n’abasuubiza emikisa
gy’obwakabona mu biseera eby’omu maaso.
Sayuuni, eyo emikisa gy’obwakabaka obw’omu
ggulu mwe gusuubizibwa, era abantu abalonde
gye bakuŋŋaanira, we wabeera embaga za Katonda.
Leero, World Mission Society Ekkanisa
Ya katonda kye kifo kyokka
embaga za Katonda mwe zikuumirwa.
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy