Abayisiraeli bajjibwa mu buwambe bw’e Misiri era nebafuna Kanani, ettaka ery’eddembe.
Era, enjuba n’omwezi byayimirizibwa oluvanyuma lw’esaala ya Yoswa ku lw’obuwanguzi bwa Isiraeli. Omutume Pawulo yeebaza Katonda olw’okumuwa era n’okumutwaala mu Ggulu. Ebyokulabirako bino byonna bitulaga nti ebintu ebigwaana okwebaza bituuka kw’abo abakkiriza nti Katonda buli kiseera abayamba.
Mu nsi eno, namwo, kyabulijjo okusasula omuntu gwetwebaza, nabwekityo, tulina okutegeera okwagala n’ekisa ky Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Maama abatukuzza, olumu n’amaanyi, olumu mpola mpola, okusobola okututwala mu bwakabaka obwomuggulu.
Naye kitugwanidde ffe okwebazanga Katonda ennaku zonna ku lwammwe, . . . kubanga Katonda yabalondera obulokozi okuva ku lubereberye mu kutukuzibwa Omwoyo n’okukiriza amazima.
2 Abasessaloniika 2:13
Naffe kyetuva twebaza Katonda obutayosa kubanga, bwe mwaweebwa ffe ekigambo eky’okuwulira, kye kya Katonda, temwakitwala nga kigambo kya bantu, naye nga kigambo kya Katonda, . . .
1 Abasessaloniika 2:13
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy