Ekisa ky’Omwoyo Omutukuvu kiyitirira
wonna ekigambo kya Katonda gye kiteekebwa mu
nkola. Naye, ekisa kijja kumaliriza nga kivunze eyo ekigambo
kya Katonda gye kitateekebwa mu nkola.
Ennyanja y’e Ggaliraaya yafuuka ennyanja
ey’obulamu ng’efuna amazzi n’oluvannyuma ne galeka
okukulukuta.
Dead sea yafuuka ennyanja y’okufa
kubanga efuna amazzi kyokka
ne gesigaliza.
Mu mulembe gw’Omwoyo Omutukuvu,
ekisa kya Katonda kikulukuta mu Kkanisa
ya Katonda kubanga ba memba eyo
babuulira enjiri n’Omwoyo Omutukuvu
eyaweebwa Kristo Ahnsahnghong ne
Katonda Maama.
Kigasa kitya, baganda bange, omuntu
bw'ayogera ng'alina okukkiriza, naye n'ataba na bikolwa?
Okukkiriza okwo kuyinza okumulokola? . . . okukkiriza
bwe kutyo, bwe kutabaako bikolwa,
kwokka nga kufudde.
Yakobo 2:14–17
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy