Ekigyendererwa ky 'okwikiriza kwaffe bwe bulokozi bw'emyoyo gyaffe . Okusumululwa okuva mu kufa okw'olubeerera n'okubonyaabonyezebwa mu Ggeyeena, kwe twalina okwolekagana nakwo olw'ebibi ebyakolebwa mu ggulu, n'okufuna obulamu obutaggwaawo.
Okuyita mu mbaga ey'Okuyitako, Katonda yawa obulamu obutaggwaawo eli emyoyo egy'ennaku egyali egenda okufa.
Ekkanisa ya Katonda erina omukisa ogwasuubizibwa ogw'obulamu obutaggwaawo, w'ebaliira omugaati gw'Okuyitako n'okunywa wiyini ow'Okuyitako, ekiraga omubiri n'omusaayi gwa Yesu, okusinziira ku njigiriza za Baibuli.
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy