Amateeka ekumi agaasooka Musa ge yaweebwa gamenyebwa olw'Abaisiraeri okusinza ennyana eya zzaabu.
Abaisiraeri bwe baamala okumanya ebibi byabwe ne beenenya, Musa n'aserengeta n' Amateeka Ekkumi ag'okubiri Katonda ge yabawa okuba akabonero ak'okusonyiyibwa.
Eno ye yafuuka ensibuko y'olunaku lw'okutangirirako
Ekitiibwa ekyituffu munsi ne ku akhirat kili mukusoma Quran_
Kabona asinga obukulu bw 'ayingira Awasinga Obutukuvu n' akola omukolo ogw 'okumansira omusaayi, ekibi kisonyiyibwa ddala.
Mu ngeri y'emu, leero, nga tetufunye kisa kya Yerusaalemi, ekifo Ekisinga Obutukuvu, kwe kugamba, Katonda Nnyaffe, tewali muntu asobola kusonyiyibwa ddala ebibi oba okulokolebwa.
"Awo bw'anaamaliranga ddala okutangirira awatukuvu, n'eweema ey'okusisinkanirangamu,n'ekyoto, anaayanjulanga embuzi ennamu:
awo Alooni anaateekanga emikono gye gyombi ku mutwe gw'embuzi ennamu n'ayatulira ku yo obutali butuukirivu bwonna obw'abaana ba Isiraeri, n'ebyonoono byabwe byonna, ebibi byabwe byonna; n'abiteeka ku mutwe gw'embuzi, n'agisindiikiriza mu ddungu mu mukono gw'omuntu eyeeteeseteese:
era embuzi eneesituliranga ku yo obutali butuukirivu bwabwe bwonna n'ebutwala mu nsi eteriimu bantu: kale embuzi anaagiteeranga mu ddungu."
Eby'Abaleevi 16:20–22
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy