Okuyitira mu lugero Yesu lwe yatuwa, Tujja okutegeera nti Ibulayimu ategeeza Katonda Kitaffe, era nti Sarah, eyakola kinene mu kusalawo abasika Ba Famire ya Ibulayimu, ye Maama waffe ow’eddembe era alagibwa ng’endagaano empya.
Abo abatakkiririza mu Katonda n’akatono nga Eryeza, bazadde be baali baddu, oba abo abakkiriza Katonda Kitaffe yekka, nga Isimayiri, tebasobola kufuuka basika ba Katonda.
Nga Isaaka, abo abasembeza Katonda Kitaffe (Kristo Ahnsahnghong) ne Katonda Maama, ab’eddembe, era ne bateekebwako akabonero nga,“Abaana bange,” okuyitira mu mubiri gwa Katonda n’omusaayi gwa Katonda, basobola okufuuka abasika b’obwakabaka obw’omu ggulu.
“N'omugagga n'afa, n'aziikibwa. N'ayimusiza amaaso ge mu Magombe ng'ali mu kulumizibwa, n'alengera Ibulayimu wala, ne Laazaalo ng'ali mu kifuba kye. N'ayogerera waggulu n'agamba nti Kitange Ibulayimu, nsaasira . . .”
Lukka 16:22–24
Naye ow'omuzaana yazaalibwa lwa mubiri; naye ow'ow'eddembe lwa kusuubiza. Ebyo bya lugero: . . . ab'oluganda, ffe tetuli ba muzaana, naye ba wa ddembe.
Abaggalatiya 4:23–31
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy