Ensonga lwaki mayflies zibeerawo olunaku lumu, embwa nezibeerawo emyaka 15, ate abantu ne babeerawo emyaka 100 kiri nti basikira obulamu bwaabwe okuva ku ba maama baabwe. Abantu bonna basobola okufuuka “abaana ab’ekisuubizo” abafuna obulamu obutaggwaawo okuva ew Katonda singa tubeera tusisinkanye Katonda Maama alina obulamu obutaggwaawo.
Baibuli etusomesa ku famire ey’omuggulu okuyitira mu famire ey’okunsi eringa ekisiikirize, era ne ku Kitaffe owomugggulu ne Maama okuyitira mu Adamu ne Kaawa n’Omwana gwe ndiga n’omukazi we (Omugole). Baibuli neera esomesa nti Katonda Maama yekka, agerageranyizibwa ne Yerusaalemi, alina obulamu obutaggwaawo.
Na kuno kwe kusuubiza kwe yatusuubiza—Obulamu obutaggwaawo.
1Yokaana 2:25
N’antwala mu Mwoyo ku lusozi olunene oluwanvu, n’andaga ekibuga ekitukuvu, Yerusaalemi, nga kikka okuva mu ggulu ewa Katonda.
Okubikkulirwa 21:10
Naye Yerusaalemi eky’omuggulu kye ky’eddembe, ye nnyaffe. . . . Naye ffe, ab’oluganda, tuli baana ba kusuubiza nga Isaaka bwe yali.
Abaggalatia 4:26–28
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy