Katonda yaleka obunnabbi eri
abantu bonna ababonaabona
olw’enjala ey’omwoyo ey’okuwulira
ebigambo bya Katonda:
“Mujje eri Omwoyo n’Omugole
mufune amazzi ag’obulamu.”
Abantu bonna bwe
banazuula Omwoyo Omutukuvu,
Kristo Ahnsahnghong n’Omugole,
Katonda Maama, bajja
kufuna amazzi ag’obulamu,
ennyonta yaabwe ey’omwoyo
ewonyezebwe, era balokolebwe.
Era Omwoyo n'omugole
boogera nti Jjangu. Naye
awulira ayogere nti
Jjangu. Naye alina
ennyonta ajje: ayagala
atwale amazzi ag'obulamu buwa.
Okubikkulirwa 22:17
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy