Waliwo omukozi owa bulijjo mu kkampuni
ya Rockefeller, eyeewaana nga ennyo olw’ebintu
kkampuni eno bye yakolanga ne bamukazaako erinnya
“barrel y’amafuta, doola nnya.”
Oluvannyuma yatuuka n’okufuuka pulezidenti wa kkampuni eno.
Okuyitira mu mboozi ye, tusobola okutegeera
nti bwe twenyumiriza mu Kristo Ahnsahnghong
ne Katonda Nnyaffe abazze ng’Abalokozi
mu mulembe ogw’Omwoyo Omutukuvu era ne
tubuulira amazima ag’obulokozi, tujja kuba
tusaanira okuyingira mu bwakabaka obw’omu ggulu.
ba Katonda tebalina kuwugulibwa ndowooza za
bantu balala, wadde okugoberera embeera z’ensi.
Balina kutunuulira ndowooza ya Katonda yokka
era n’okutwala omulimu gw’okubuulira enjiri ng’ekikulu.
Olwo lwokka, lwe basobola okubeerawo ng’obunnabbi
bwe bulii, ne bafuna ttalanta kkumi,
ne basiimibwa nti, “Mukoze bulungi!”
[N]’abo abakyusa abangi eri obutuukirivu ng’emmunyeenye emirembe n’emirembe.
Danyeri 12:3
Buli lunaku mu yeekaalu ne mu nnyumba
ku nnyumba eka tebaayosanga kuyigirizanga
n’okubuuliranga Yesu nga ye Kristo.
Ebikolwa 5:42
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy