Nga bwe waliwo ebicupuli bingi ebikoppa ebika by’ebbeeyi mu nsi, n’amakanisa ag’obulimba nago mangi. Okufuna ekkanisa ey 'amazima awali obulokozi, okusooka, erinnya lyayo lirina kuba "Ekkanisa ya Katonda," eky'okubiri, lirina okuteekebwawo Katonda yennyini, n 'eky' okusatu, lirina okuba n 'amazima agali mu Baibuli.
Baibuli eraga nti ekkanisa ey 'amazima eyazzibwawo Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Nnyaffe nga ye Mwoyo n'Omugole, era ekwata amazima gonna omuli olunaku lwa Ssabbiiti n 'Okuyitako Yesu kwe yakwata, ye Sayuuni, ekifo eky' okuddukiramu n 'obulokozi Katonda bye yateekateeka.
N'ajja e Nazaaleesi gye yakulira; ku lunaku olwa ssabbiiti n'ayingira mu kkuŋŋaaniro nga bwe yali empisa ye, n'ayimirira okusoma. . . .
Lukka 4:16
Paulo, eyayitibwa okuba omutume wa Yesu Kristo olw'okwagala kwa Katonda, ne Sossene ow'oluganda, eri ekkanisa ya Katonda eri mu Kkolinso, . . .
1 Abakkolinso 1:1
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy