Okukuuma abaana be baleme
okugoberera empisa embi
ez’ensi, Katonda yawa
amateeka. Yawaayo
endagaano empya, omusaayi
gwa Kristo, ng’ engeri
ey’okusemberera Katonda.
Ng ‘abantu abasibiddwa
mu kkomera mu nsi eno
bwe baggyibwako eddembe
lyabwe ng’abatuuze, n’abantu
bonna abaayonoona mu
ggulu ne basuulibwa wansi
ku nsi eno ne bafiirwa
eddembe lyabwe ng’a
ab’omu maka ag’omu ggulu.
Wadde kyali kityo, Kristu
Ahnsahnghong ne Katonda
Maama baakomawo ne
baddamu okugulawo ekubo
ery’omukisa.
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy