Wadde nga kiwa obujulirwa mu Baibuli yonna, abantu abamu tebakkiriza Katonda Kitaffe ne Katonda Nnyaffe, era newaakubadde nga bayita Katonda "Kitaffe," tebakuuma Okuyitako kw 'endagaano empya, y' engeri ey 'okusikira omubiri n' omusaayi gwa Katonda.
Abantu ng 'abo bajja kwawukana okuva ku Katonda.
Katonda yagamba nti, "Nze nnaabeeranga Kitaffe nammwe munaabeeranga baana bange," era okuyitira mu bitiibwa bino eby 'amaka, yatumanyisa nti abantu ge maka ag' omu ggulu ag 'eby' omwoyo.
N'olwekyo, ab'Ekkanisa ya Katonda, ng'amaka ag'omu ggulu, bakkiririza mu Katonda Kitaffe ne Katonda Nnyaffe, era batambulira mu kkubo ery 'okukkiriza, nga baagalana ng' abooluganda.
Kale Muve, " . . . Nange ndibasembeza."
Era, "nnaabeeranga Kitammwe gye muli, Nammwe munaabeeranga gye ndi abaana ab'obulenzi n'ab'obuwala, bw'ayogera Mukama Omuyinza w'ebintu byonna."
2 Abakkolinso 6:17–18
Naye Yerusaalemi eky'omu ggulu kye ky'eddembe, ye nnyaffe.
Abagalatiya 4:26
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy