Katonda, Omulokozi w 'abantu, yatuwa emikisa egy' okusonyiyibwa
ebibi n 'obwakabaka obw' omu ggulu obutaggwaawo okuyita
mu Kuyitako era n 'alangirira n' amaanyi nti
abo abakuuma Okuyitako bajja kukkirizibwa ng 'abantu
ba Katonda abajja okufuna obutuuze
obw' omu ggulu n'obulokozi.
Yesu eyajja emyaka 2,000 emabega nga
Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Maama mu
mirembe gino baatuyigiriza bulijjo nti okukoowoola
Katonda n 'emimwa gyaffe kyokka nga tetukuumye
Kuyitako kubeera kukkiriza okutategeerekeka.
Era, ensonga lwaki Katonda yawa Embaga
ey 'Okuyitako ey' okubiri eri abo abaali tebasobola
kugikuuma mu kiseera ekyateekebwawo kwe kuba
nti Embaga ey 'Okuyitako mbaga nkulu nnyo
eyawula abantu ba Katonda ab' amazima.
Tegeka abaana ba Isiraeri bakwatenga Okuyitako
mu ntuuko zaakwo ezaalagirwa.
Awo ne wabaawo abantu abaali nga
si balongoofu olw'omulambo gw'omuntu, n'obutayinza ne
batayinza kukwatira Kuyitako ku lunaku olwo: . . .
Mukama n'agamba Musa
. . . naye anaakwatanga Okuyitako eri Mukama:
Naye bayina kukikola mu mwezi ogw'okubiri
ku lunaku olw'ekkumi n'ennya akawungeezi; . . .
naye singa omu. . .
Alemelerwa okukwata Okuyitako, obulamu bwoyo
bunaazikirizibwanga mu bantu be:
Okubala 9:2–13
Kale mulibategeerera ku bibala byabwe.
Buli muntu aŋŋamba nti Mukama wange,
Mukama wange, si ye aliyingira mu
bwakabaka obw'omu ggulu, wabula akola
Kitange ali mu ggulu by'ayagala.
Matayo 7:20–21
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy