Mu biseera bya Sodomu ne Ggomola, abako ba Lutti baatuukibwako akatyabaga kubanga baatwala okulabula ng'ekisaaga. Nnabbi eyanyooma okulabula kwa Katonda yattibwa empologoma mu kkubo. Mu kiseera kya Musa, ababereberye b'Abamisiri abataakwata Okuyitako baafa. Mu byafaayo bino, tuyiga nti tuteekwa okussa omwoyo ku kulabula kwa Katonda mu mulembe guno.
Kristo Ahnsahnghong yagamba: Okukwata ebiragiro bya Katonda kwe kumwagala. Era yatuyigiriza nti, nga mu kiseera ky'Okuva, okukwata ekiragiro ky'Okuyitako kye kitusoboza okufuna akabonero k'okuwonyezebwa n'obukuumi bwa Katonda mu butyabaga obw'enkomerero obwalagulwa.
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy