Katonda bw'anajja, abantu bajja kumanya amazima g'omuti ogw 'obulamu era bayingire mu bwakabaka obw' omu ggulu.
Abantu baayigganya era ne bakomerera Yesu, eyajja ku nsi olw 'obulokozi bwabwe, naye Kristo Ahnsahnghong yajja ku nsi eno nate okulokola n' okuwa obulamu abaana be.
Nga bwe kyawandiikibwa nti, “Ajja kulabika omulundi ogw 'okubiri okuleeta obulokozi eri abo abamulindiridde,” Kristo Ahnsahnghong yajja ku nsi eno, n' atuyigiriza ku Kuyitako kw 'endagaano empya abantu kwe baafiirwa, okutuukiriza obunnabbi bwonna bwa Kabaka Dawudi, n' abikkula Maama w 'Eggulu Yerusaalemi.
N'olwekyo, Bammemba be Kkanisa Katonda leero basobola okuba n 'essuubi ku Bwakabaka obw'omu ggulu mu Sayuuni.
Era ng'abantu bwe baterekerwa okufa omulundi ogumu, oluvannyuma lw'okwo musango;
era ne Kristo bw'atyo, bwe yamala okuweebwayo omulundi ogumu okwetikka ebibi by'abangi, alirabika omulundi ogw'okubiri awatali kibi eri abo abamulindirira, olw'obulokozi.
Abebbulaniya 9:27–28
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy