Setaani yalimbalimba abantu ba Katonda okubagoba mu ggulu okubatuusa ku nsi era n 'ayongera okubalimbalimba basobole obutadda mu bwakabaka obw' omu ggulu.
N 'olw' ekyo, yaggyawo Ssabbiiti n 'Okuyitako okuziyiza abantu ba Katonda okumusinza, n' ayingiza empisa za katonda w 'enjuba nga okusinza ku Ssande ne Ssekukkulu mu yeekaalu ya Katonda.
Eriya yawangula bannabbi ab 'obulimba 850 (Lunaana mwataano) okuyitira mu kusinza Katonda, era Yesu yawangula Setaani n'agamba nti, "Sinza Mukama Katonda wo, omuweereze yekka." Mu mulembe ogw 'Omwoyo Omutukuvu, Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Nnyaffe batuyigirizza nti bwe tugoberera endagaano empya, tusobola okuweereza Katonda yekka okufuna okusonyiyibwa ebibi n'okudda mu bwakabaka obw 'omu ggulu obutaggwaawo.
"Ng'ebikolwa bwe biri eby'omu nsi y'e Misiri, gye mwatuulangamu, temukolanga bwe mutyo: era ng'ebikolwa bwe biri eby'omu nsi ya Kanani, gye ndibatuusaamu, temukolanga bwe mutyo: so temutambuliranga mu mateeka gaabwe. Emisango gyange gye muba mukolanga, n'amateeka gange ge muba mwekuumanga, okubitambulirangamu: . . . ebyo omuntu bw'anaabikolanga, anaabanga mulamu olw'ebyo: nze Mukama." Ebyabaleevi 18:3–5
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy